Mother Help DAY CARE

Mother Help DAY CARE

Share

Its to grow and groom young children

JAKANA EBIGAMBO BYEYAYOGERA KUKUFA KWE NE KITAAWE HAJJI NADDULI NGA BAMUTADE KU LIST EY'OKUTTIBWA 
(13 Feb. 2021? Ku The Flash Light Ug)
___________________________________
"Bazze batutta nga nabayina omugaso babatta, Abaganda, olwabakulembeze abazze betwegata nabo. Naye mbuuza nawe presidenti ne enju yo, nange bwenavawo ne kitaange, otegese era nga omanyi nti Abaganda abategevu bawedeyo?

Ntegeza abo abalina enkwe na abbo abalowooza nti okugyawo Oweekitiibwa Nadduli ne mutabani we e Ggwanga liba literede, ekyo muba mulimba. Presidenti kino ekigambo kigenda gyoli, nti okutta kwa Jakana Nadduli ne kitaawe Hajji Abudul Nadduli tekiwa makulu era tekiwa magezi. Okufa kwange kwaliba nga kuyinza okuleeta enkyukakyuka oba okwa kitaange. 

Bugya kukera enkya, otte nze, otte Hajji, kabe akabasa ku mugongo gwo. Nga obilaba nga eby'okusaga, nti buli lwetwogereko, nti gundi agya kufa, nemumutta. Naye nga oyinza okufindikira n'enju eyo, nawe n'ofa nekavako akabasa akagoba buli Munalwanda wali.

Naye ye Museveni bwekibanga kyantegekerwa nti yali nzitta, n' Abanalwanda abalifa kululwe nga akoze ebikolwa byebimu, kiba kyabategekerwa. Kabaka Katonda yatutegeza, nagamba nti ndisonyiwa e kibuga nebwebalibera basigademu 3, ndi basonyiwa kulwekyo. Ogya kutibwa? Abaffe, mwe temufe? Temufe? Temugenda kufa?

Gwe nokela enkya n'ogamba nti mutabani wa Nadduli agwanide attibwe ne kitaawe. Nemubi planning-a gyemutude, Biyibuli kyeyagamba nti byemukola wansi w'obuzizi biriyolesebwa ku busolya bwa nju ... 

Okukera enkya oli nakusembesezayo kigambo kikugamba nti bagala kutta ate era ovewo ne kitaawo - amakulu nti kiwawaza era tekiwa makulu ganyuma. Naye nkutegeza omunyago gw'osigaza kyekitala wakati mu mbirizi zamwe nab'amawanga. Nkakasa nti okuvawo okwange ne kitaange nagamba nti twafude, ensi si kyetegeza nti y'enkomerero. Naye mbuuza, Muhoozi alye emmere emuke mu vi nga gwe wata mutabani wa Nadduli?" 13/02/2026

JAKANA EBIGAMBO BYEYAYOGERA KUKUFA KWE NE KITAAWE HAJJI NADDULI NGA BAMUTADE KU LIST EY'OKUTTIBWA (13 Feb. 2021? Ku The Flash Light Ug) ___________________________________ "Bazze batutta nga nabayina omugaso babatta, Abaganda, olwabakulembeze abazze betwegata nabo. Naye mbuuza nawe presidenti ne enju yo, nange bwenavawo ne kitaange, otegese era nga omanyi nti Abaganda abategevu bawedeyo? Ntegeza abo abalina enkwe na abbo abalowooza nti okugyawo Oweekitiibwa Nadduli ne mutabani we e Ggwanga liba literede, ekyo muba mulimba. Presidenti kino ekigambo kigenda gyoli, nti okutta kwa Jakana Nadduli ne kitaawe Hajji Abudul Nadduli tekiwa makulu era tekiwa magezi. Okufa kwange kwaliba nga kuyinza okuleeta enkyukakyuka oba okwa kitaange. Bugya kukera enkya, otte nze, otte Hajji, kabe akabasa ku mugongo gwo. Nga obilaba nga eby'okusaga, nti buli lwetwogereko, nti gundi agya kufa, nemumutta. Naye nga oyinza okufindikira n'enju eyo, nawe n'ofa nekavako akabasa akagoba buli Munalwanda wali. Naye ye Museveni bwekibanga kyantegekerwa nti yali nzitta, n' Abanalwanda abalifa kululwe nga akoze ebikolwa byebimu, kiba kyabategekerwa. Kabaka Katonda yatutegeza, nagamba nti ndisonyiwa e kibuga nebwebalibera basigademu 3, ndi basonyiwa kulwekyo. Ogya kutibwa? Abaffe, mwe temufe? Temufe? Temugenda kufa? Gwe nokela enkya n'ogamba nti mutabani wa Nadduli agwanide attibwe ne kitaawe. Nemubi planning-a gyemutude, Biyibuli kyeyagamba nti byemukola wansi w'obuzizi biriyolesebwa ku busolya bwa nju ... Okukera enkya oli nakusembesezayo kigambo kikugamba nti bagala kutta ate era ovewo ne kitaawo - amakulu nti kiwawaza era tekiwa makulu ganyuma. Naye nkutegeza omunyago gw'osigaza kyekitala wakati mu mbirizi zamwe nab'amawanga. Nkakasa nti okuvawo okwange ne kitaange nagamba nti twafude, ensi si kyetegeza nti y'enkomerero. Naye mbuuza, Muhoozi alye emmere emuke mu vi nga gwe wata mutabani wa Nadduli?"

11/02/2026
Photos from Mother Help DAY CARE's post 20/10/2018

Is ma work dears

Want your school to be the top-listed School/college in Kampala?

Click here to claim your Sponsored Listing.

Location

Telephone

Website

Address


Kampala
WAKALIGA