.
Perfect review from happy client
Yiga Oluganda - Learn Luganda
This is an online dedicated to teaching people the best language in Uganda and one the best in Afric
13/05/2023
05/08/2022
Mbalamusizza ba ssebo ne ba nnyabo, omukutu guno osobola okufuna eby'okusoma ku bwerere era n'ofuna n'ebbaluwa eraga nti omaliriza byobadde osoma;
*Okumanya ebisingawo nnyiga Kano wammanga👇
Click the link below;
Top Free Online Courses | Earn Certificates & Diplomas | Alison® Discover over 3,000+ free online courses across a wide range of categories at Alison®. Enroll today and start earning valuable certificates and degrees.
08/10/2021
Oyagala baibuli y'Oluganda ey'okuwuliriza( audio Luganda Bible)
Genda wano; -
Happy new year my good people. Do you know that you can stay healthy by using what is surrounding you( fruits and trees) For more;Grab a copy @ only 5000Ugshs and find out. I also give a discount if you are taking many.
Mukulike omwaka omukadde bannaffe;
Obadde okimanyi nti ebintu ebitwetolodde biyambira ddala obulamu bwaffe okusigala nga bweyagala? Okugeza okukozesa ebibala, emiti egyenjawulo; bino ddagala nnyo eri obulamu bwaffe era biziyiza nnyo endwadde nnyingi ddala. Okumanya ebisingawo wefunire akatabo ku ssiringi 5000 eza Uganda era n'abwagala mu bungi musalirako.
Oyina gw'oyagala okwetondera oba okusaasira?
( You have anyone to apologise to or one to sympathize with?)
Kozesa bino wammanga;
( Use the statements below)
1. Nsonyiwa ( Forgive me)
2. Tofaayo( Don't mind )
3. Ng'olabye( Iam sorry for what has happened to you)
4. Nga Kitalo!( What a horrible thing! this is only used for condolence)
Wandiika ky'oyize mu katambi Kano
(Write what you have learnt new from this audio.)
Okusaba endagiriro( Asking for directions)
To ask for the dirrections, you use the word wa?( where? ).
Ebyokulabirako( for example)
1. Nkyusiza wa ssente?( From where can i exchange money?)
2. Paaka ya takisi eri wa? ( Where is the tax park?)
3. Akatale kali wa? ( Where is the market?)
***Comment below with an example both Luganda and English, be sure to be corrected***
Walifu y'Oluganda erina ennukuta zezimu n'eyolungereza okujjako ennukuta "X" ne "Q" tetuzirina mu Luganda.
( Luganda alphabet is almost the same as for English apart from letters "X" and "Q"( we don't have these two letters in Luganda)
Kiki ky'osinga okwagala okuyiga mu lulimi Oluganda? Kwongera kulwogera bulungi oba kuluwandiika?
( Concerning Luganda language what do you need to perfect, speaking or writing it?)
Waliwo kyewandyagadde okuyiga mu lulimi Oluganda?
(What would you like to learn in Luganda language?)
Click here to claim your Sponsored Listing.
Location
Category
Contact the school
Telephone
Website
Address
Plot 6 Kampala Road
Kampala
256