30/07/2026
Ayi Empalabwa ffe, Abazana ne Basajjabo okuva ku St. Andrew Kaggwa Gombe High School–Kawaala, tukusanyukirako nnyo era tukuyozaayoza ku kuweza emyaka amakumi asatu mu esatu (33) ng’olamula Obuganda. Tusaba Katonda akuwe obulamu obuwanvu, amaanyi, n’amagezi okusigala ng’okulembera Obuganda.
Webale nnyo olw’obuweereza bwo obutaliimu kwetonda eri Obuganda n’abantu baabwo.