Husain Buruhan Islamic Lectures

Husain Buruhan Islamic Lectures

Share

kusomesa busomesa kyokka

27/08/2022

Bismillah Rahmaan Rahiim

🌸🌷🌸🌷🌸🌷🌸🌷🌸🌷🌸🌷🌸🌷🌸🌷🌸🌷🌷🌸🌷🌸🌷🌸

Topic:*🌸🌹OBUBONERO OBULAGA NTI OLIKO AMAJJINI NEBINTU BYOTEKEDWA OKWEWALA AMAJJINI OBUTAKOLAKO BULABE NA REVENGE NENGERI JEWEJANJABAMU WEGABA GAKULUMBYE🌸🌹*-

*أسباب وعلامات ومعرفة أعراض المس الشياطين وكيفية العلاج منه*-

*✅ 🌸🌹Amajjinni bimu kubitonde bya Allah ebyatondebwa okusiinza Allah nga byatondebwa mumuliro mugo mulimu amakkiriza namakaafiiri namannanfuusi namoononefu....Amajjinni amoonoonefu gayitibwa shayaatwiini*-

*✅🌸🌹Ejjinni lyatuumibwa enjin ejjinni olwensonga lyeekusifu ku maaso gomuntu telilabwa mukifaananyi kyaalyo ekituufu*-

*✅🌸🌹Amajjinni Allah yagawa obuyinza go gatulaba naye ffe tetugalaba ate gaamaanyi okutusiinga era gasobola okwefaananyiriza oba okulabikira mukifaananyi kyona kyegaagadde nga (omusota embwa,kapa,omukyaala omulunji oba omusajja omulunji oba ekisolo kyona etc)*-

*✅🌸🌹Amajjinni galimu ebika nga lubaare, emizimu emisaambwa ifriiitu etc waliwo agayina ebiwaawaatilo gabuuka mubaanga..waliwo agalinga embwa mulimu agawaangaalira munyaanja mulimu amaziimbi..*-

*✅🌸🌹Amajini gazaala nyo..gawaangaala nyo emyaaka nga enkumi taano era gafa ...galya nyo gawasa geegomba ate era gayina ensaalwa...ate era gaaamaanyinyo ku muntu ...*-

*✅🌸🌹Amajjinni emere yaago yanjawulo okusiinziira kukika kyaago mulimu agalya amagumba*-

*🌹ENO YE MERE YA MAJJINI OKUSINZIILA KUBIKA BYAAGO*🌹-

*1🌸💐-Amagumba*-
*2🌸💐-Omusaayi eno mere yamajjini amoononefu*-
*3-🌸💐Obusa bwebisolo*-

*4-🌸💐Emere esigalira eyibwa kukasasiro nga ewoze*-

*5🌸💐-Bakhuur /akabaani oba omukka oguwunya obulunji eno mere ya majjini abalongoofu*-

*✅🌸💐Amajjinni agamu galya nabantu neganywa Nabo siinga tebasoma duwa...waliwo nagesanyusa nabakyaala nga bali nabaami baabwe oba bakyaala baabwe..*-

*✅🌸💐Ebifo amajjini jegatera okubeera mulimu(Mubisiiikirize,kunzizi,mutooyi,mubiyigo, musitenseni,munyaanja, mubibira,muntobazi,kukasasiro,ebifulukkwa,mubutare etc*-

*✅🌸💐Omuntu asobola okuzaala abaana nga webafa nga amajjini gegabatta nga geesasuza revenge...omuntu asobola ofuna obulwadde edagala nelibula nga amajjini gamutuula munda...*-

*↘️💐🌸Omukyaala asobola okumala nolubuto emyaaka etaano nga Amajjinni gegalumufunyisa nga gesasuza nayenga mulubuto mulimu mpewo*-

*↘️🌸💐Omusajja asobola okubulwa amaanyi geekisajja buli waaba nemukyaalawe nga amajjini gaamufumbirwa....*-

*↘️💐🌸Osobola ofuna ekilwadde nebakebera mubyuuma byona nga tebalaba bulwadde ...nga amajjini gesasuza ...okubilizibwa okugenda eri abajanjabi abasilaamu aba Ruquya nebakuwa edagala*-

Biinji

*✅🌷🌴WEWALE BINO OKUSOBOLA OKUWONA OKUNYIIIZA AMAJJIN🌷🌴I*-

*1↘️🔺Okuyiwa amazzi agookya mukiyigo nga tosomye bismillah*-

*2↘️🔺Okufuka oba okumala ekyetaago mubituli nemumpompogoma zebiwuka nebinyonyi oba mubisiikirize*-

*3↘️🔺Okukuba buli kisolo kyosaanze nga embwa enzilugavu yona ..kapa*-

*4-↘️🔺Okutta ebisolo buli kyosaanze nemisota munju*-

*5↘️🔺Okuleekaana oba okukaabira oba okussaako enyiimba oba okusoma quran mubuli wosaanze...*-

*6-↘️🔺Okubuuka oba okukka oba okulinya mubuli kifo nga tosoose kusoma bismillah*-

*7↘️🔺Okukasuka amayinja kuluzzi oba ebinya nga tosomye bismillah*-

*8↘️🔺Okusoma ebitabo bya majjinni ...waliwo ebigambo byosobola okusoma amajji nogayita negajja negakutuga...*-

*🌸💐BUNO BWEBUMU KUBUBONERO OBULAGA NTI OLIKO AMAJJINI*🌸💐-

*1🌸-Obunafu mumubiri nga toweewulira bulunji*-
*2-🌸Okutyetyemuka omutima nga otya*-
*-3-🌸Okwaayuuya okususse*
*4-🌸Okweyawula nga toyagala kubeera mubantu*-

*5-🌸Obugayaavu obususse*-
*6-🌸Okugenda ewo musawo nobulwa ekikuluma kyokka nga owulira obulumi*-

*7-🌸Okuwulira oluwewowewo munju oba ebikoonakoona oba nga okulengera nga walinga waliwo asala munju ..oba enswaagiro zebigere munju..oba okuwulira nga waliwo akuyita oba okwekaanga*-

*8🌸-Okufukafuka buli kadde*-
*9🌸-Okubulwa apetait nga owulira toyina kyoyagala kulya*-

*10-🌸okuwulira omubiri nga owulira olunyogovu oba olubugumu mubiyungo*-
*11🌸-Okuwulira ebiwunyawunya*-
*12🌸-Okulumwa omutwe buli kadde*-

ENGERI JOWEJANJABAM

*1-aya ezisooka mu surat baqara*-
*2-Okwekuuma nga oyina wudhu*-
*3-okwekuumira ku azikaar*-
*4-okujja ebifananyi munju nokwewala enyimba*-
*5-suratu alfalaq, naas, ikhlaas*-
*6-ayatu kursi*-
*7-okusoma adhikaar nga:*-

*🔺Awuudhu bikalimaati llaahi taamaat mins minsharri maa khalaq*-

*🔺Bismillah llaahi ladhi laayadhurru ma-a smihi shai-un fil arudhwi wala fi samaa-a wahuwa samiii-un aliim*-

*🔺Laa-e-laaha ella llaahu wahadahu laashariiikalahu lahul muluku walahul hamdu wahuwa ala kulli shai-en qadiiir*-
🍐🍈🍏🍐🍈🍏🍐🍈🍏🍐🍈🍏🍐🍈🍏🍐🍈🍏🍐🍈🍏🍐🍈🍏

Ebisingako awo kubila
Shekhe Husain buruhan 0703974315

09/01/2022
04/03/2021

Asalaam alaikum warahmatullah wabarakaatuhu good morning everyone get ready tuleeta omusomo gwaffe mubwangu

02/03/2021

Omusomo guno gukwata kumazambi gomutima

02/03/2021

Asalaam alaikum warahmatullah wabarakaatuhu. I pray that Allah guides me and guide you for all that will be following the lectures on this platform. I pray that it becomes of benefits to us on duniya and Akhirah.

Want your school to be the top-listed School/college in Kampala?

Click here to claim your Sponsored Listing.

Location

Category

Telephone

Website

Address


Kampala