Fans of AGAFA E Ndejje, Masajja, Namasuba, Zana ne Lubugumu

Fans of AGAFA E Ndejje, Masajja, Namasuba, Zana ne Lubugumu

Delen

Nothing changed.......

06/05/2019

Heloooo...

20/07/2015

Hello everyone 🙋. Hope everyone has been well. We've been quite silent for a while but we're back!. We need to participate and update our page on what's happening and what should we do to make our area a better place to live, stay, work or visit. We're also going to introduce social plans to meet sometimes. Give some views and ideas please. Like our page. Thanx

19/12/2014

Mukama tusaba nkuba (rain) mu bitundu byaffe naye tufa enfuufu.

Photos 13/12/2014

Kitalo nnyo ekya Asad Ssekamate. Azikiddwa olwaleero mu Lufuka zone e Ndejje ku lw'e Ntebe mu maka g'omugenzi Haji Nyago. Omwoyo gwe agulamuze kisa.

12/11/2014

Muli bulungi???

19/10/2014

POLIISI y’e Katwe ekutte omukazi bba gw’alumiriza nti, yagenze mu makaage amakulu mu matumbi budde n’akadomola ka petulooli amwokeremu.

Catherine Nikiiza yakwatiddwa oluvannyuma lwa bba Geofrey Sseggayi asula mu Mirimu Zooni e Ndejje okumumiriza nti, yamulabye ekiro ng’ali n’omusajja omulala gwataasobodde kwetegereza nga bazze okumwokera mu makaage amakulu.

Geofrey Sseggayi nga musuubuzi wa mmotoka e Katwe era nga ye bba wa Nikiiza yategeezezza poliisi nti, alina amaka abiri okuli aga mukyala mukulu e Ndejje ne mukyala muto Nikiiza asula e Zzana.

'Nabadde mu bbaala mukyala mukulu n’ankubira essimu nti awulira bubi ayagala kumutwala mu ddwaaliro. Navuze mmotoka ku ssaawa nga 10 ez’olweggulo ku Lwokusatu ne mmutwala mu ddwaaliro e Ndejje.

Twavuddeyo nga buyise ne nzira mu maka gange amakulu e Ndejje. Wabula ziba ziwera essawa 8 ez’ekiro nawulidde abantu abaggula ggeeti kwe kuzuukusa abaana ne bakuba enduulu.

15/10/2014

Bukedde tv yeebale ka tour kaffe e Dubai. Banange ani amanyi omukyaala ono?. Tumwaagalannyo era akulike Ennyonyi

09/10/2014

OMUYIZI Frank Serunkuuma asoma S3 mu Aidan College e Ndejje Namasuba mu Wakiso abuze ne yeewanisa abantu be n’abatuuze emitima.

Serunkuuma, mutabani wa Steven Kiyingi ng’abadde abeera ne jjajja we, Silvano Kibuuka e Ndejje Lufuka, yabuze nga October 1, 20214 ne fiizi 400,000/-.

Yalese awandiise ebbaluwa nga yeebaza b’abadde abeera nabo ng’emu eraga nti yagenze Kenya ewa mukwano gwe okwongera okusoma ate endala nti yagenze Kabale kusuubula.

Kiteeberezebwa nti waliwo abaamubuzizzaawo era omusango (SD:07/02/10/2014) guli ku poliisi ya Kirimanyaga e Zzana. Amulabako akube ku 0752457916.

02/10/2014

Musule bulungi banaffe. Mukama abakuume mu kiro kino era abasobozese okuzuukuka n'obulamu obulungi. Ebitundu byaffe bibeemu emirembe ebbanga lyonna. Amiina🙏🙏🙏🙏

Yes tuva ku lw'e Ntebe 20/09/2014
20/09/2014

ATE AGAVUDDEYO OLUVANNYUMA NTI WAMALA TANNAFA NAYE AKYALI MU MBEERA MBI E MULAGO.
BAAMUKUBA NNYO .

19/09/2014

WAMALA BBULOOKA W'EMOTOOKA OW'E NDEJJE BAAMUSSE.

TEKITEGEEREKEKA NSONGA KI WABULA BAAMUTTIDDE BUSAABALA NGA BAGAMBA NTI YABADDE ALINNYE EKIKOMERA OKUBBA. WABULA ABANTU BAMANYI NTI WAMALA SI MUBBI.
ABADDE AMAZE EMYEZI EBIRI NGA TAKYANYWA MWENGE.
KITEEBREZEBWA NTI WALIWO ABAAMUPANGIDDE OKUMUTTA NGA YAKOLAGANAKO NABO EDDA MU BYA BBULOOKA OKUTUUNDA ETTAKA. MBU ABADDEKO B'ALINA OKUWAAKO OBUJULIZI.

Wilt u dat uw scholen hét hoogst genoteerde School in Amsterdam wordt?

Klik hier om uitgelicht te worden.

Plaats

Website

Adres


Marnixstraat 888
Amsterdam