Aslm alykum nsaba ayagala okusoma nkubilako 0701404685
Tweyigilize Quran ne shk gayira mustwafa
Aslam alykum ayagala okusoma mbulila ekintundu kyoyagala tutandikileko insha allaah omukutu Guno tus
Al edigaamul mutajaa nisaini okubuliza enyukuta ezisemberegana mu bufulumiro ne mubitendo nga د ت ط/ث ظ ذ /م ب /الأم ثلاه /اذظلم/ يلهث ذلك /عبد تم /أركب معنا
Edigaam Al mutamaa thilayini kitegeeza okubuli enyukuta ebili2 nga nga zifaana GANA okugeza nga mim ne mim ekyokulabilako لكم مثلا
Aslm alykum katweyigilize ku kye bayita harakaat amperezi zili satu 3 1/fat ha kasaze kabeera kunyukuta wagulu era fat ha kitegeeza kugulawo bwoba nga osoma enyukuta eliko fat ha oyasamya akamwa. 2)kasira kasaze akabera kunyukuta wansi kasira kitegeeza kumenya Ela tumenya kumumwa.gwa wansi netusinika 3)thwamma kabonero kabeera wagulu kunyukuta ela tusongoza omumwa ngatusoma.ezono zebayita harakaat.
Aslm alykum emiteeko3 januuni asaakina ne tanuwiini jili 4/Al ethuhhaaru okwolesa 2/Al edigaamu okubuliza 3/Al ekhifaau okukweeka 4/Al eqolaabu okufuula tujja kulaba kubuli muteeko ne nyukutazaakwo inshaa allaah
Aslm alykum ومن العرض عن ذكر فانله معيشة ضنكا ونحشره يوم القيامة أعما.......(allaah agambye nti yenna akuba amabega Quran agenda kuzuukiza nga muzibe"...
بسم الله الرحمن الرجيم الدوري الأول خروف الهواء (ا ب ت ث ج ح خ د ز ر ز س ش ص ض ط ظ ع غ ف ق ك ل م ن و ه ء ي
Aslm alykum okusoma tajiwiid amateeka ga Quran kitukakatako kubanga olina okusaala some Quran nga bweyakka kumubaka s a w
Aslm alykum okusenguka Quran kulimu engeri zino owekebere bwobamwoli Sala mangu amagezi odduke mu 1)obutajiwuliliza)(2)obutajisoma(3)obutajejjanjabisa ngolwadde(4)obutajikolelako(5)
Click here to claim your Sponsored Listing.
Location
Contact the school
Telephone
Address
Kampala
256