NGABI Family Edutainment

NGABI Family Edutainment

Comments

Buli eyeddira osobola okweg*tta ku whatsapp group yaffe ngoyita ku link eno๐Ÿ‘‡ https://chat.whatsapp.com/KDyiGJkwg89EvGyPQOCqbG
oba ku namba eno O784901786 oba tukyalileko ku kibanjja kyaffe NGABI Family Edutainment ๐Ÿ‘ช โ™ฅ โค
OBUMU NE NKULAKULANA ๐Ÿ™๐Ÿป
Buli eyeddira ENGABI osobola okutweg*ttako ku WHATSAPP GROUP yaffe ng'oyita ku nnamba eno 0784901786 ne ekibanja kyaffe Ku facebook NGABI Family Edutainment.
Buli lwa Mmande tosubwa mu group ya whatsap group
inbox Mulangira Muwonge Mustafa Kawonawo Sr. on 0784901786 to join or follow this link to join the group ๐Ÿ‘‡
https://chat.whatsapp.com/KDyiGJkwg89EvGyPQOCqbG
or follow us on our page NGABI Family Edutainment ๐Ÿ‘ช ๐Ÿ˜Š ๐Ÿ’“
ENGABI vs EMAMBA ๐Ÿ˜Š๐Ÿ‘Š
okumanya ebisingawo inbox Mulangira Muwonge Mustafa Kawonawo Sr. on 0784901786 or follow this link to join Ngabi whatsap group ๐Ÿ‘‡
https://chat.whatsapp.com/KDyiGJkwg89EvGyPQOCqbG
or follow our page NGABI Family Edutainment ๐Ÿ‘ช โค
Executive Director Ngabi Family
Mulangira Muwonge Mustafa Kawonawo Sr. ๐Ÿฅฐ๐Ÿฅฐ
inbox him on 0784901786 to join Ngabi whatsap group
or follow this group to join https://chat.whatsapp.com/KDyiGJkwg89EvGyPQOCqbG
or follow us on our page NGABI Family Edutainment ๐Ÿ‘ช ๐Ÿ˜Š ๐Ÿ’“
Ngabiโคโค
follow this link to join Ngabi whatsap group ๐Ÿ‘‡
https://chat.whatsapp.com/KDyiGJkwg89EvGyPQOCqbG
or follow us on our page NGABI Family Edutainment ๐Ÿ‘ช ๐Ÿ™‚ ๐Ÿ˜Š ๐Ÿ’“
or call Mulangira Muwonge Mustafa Kawonawo Sr. on 0784901786 for information on our clan ๐Ÿฅฐ๐Ÿฅฐ
AMAKA AMALUNGI buli Saturday
Ngabiโคโค
follow this link to join Ngabi whatsap group ๐Ÿ‘‡
https://chat.whatsapp.com/KDyiGJkwg89EvGyPQOCqbG
or follow us on our page NGABI Family Edutainment ๐Ÿ‘ช ๐Ÿ™‚ ๐Ÿ˜Š ๐Ÿ’“
or call Mulangira Muwonge Mustafa Kawonawo Sr. . on 0784901786 for information on our clan ๐Ÿฅฐ๐Ÿฅฐ
AKEZIMBILA buli Saturday
Ngabiโคโค
follow this link to join Ngabi whatsap group ๐Ÿ‘‡
https://chat.whatsapp.com/KDyiGJkwg89EvGyPQOCqbG
or follow us on our page NGABI Family Edutainment ๐Ÿ‘ช ๐Ÿ™‚ ๐Ÿ˜Š ๐Ÿ’“
or call Mulangira Muwonge Mustafa Kawonawo Sr. on 0784901786 for information on our clan ๐Ÿฅฐ๐Ÿฅฐ
Ngabiโคโค
follow this link to join Ngabi whatsap group ๐Ÿ‘‡
https://chat.whatsapp.com/KDyiGJkwg89EvGyPQOCqbG
or follow us on our page NGABI Family Edutainment ๐Ÿ‘ช ๐Ÿ™‚ ๐Ÿ˜Š ๐Ÿ’“
or call Mulangira Muwonge Mustafa Kawonawo Sr. on 0784901786 for information on our clan ๐Ÿฅฐ๐Ÿฅฐ
Abagabi mwena temusubwa ๐Ÿ˜Š๐Ÿ˜Š๐Ÿ˜Š
inbox Mulangira Muwonge Mustafa Kawonawo Sr. on 0784901786
or follow this link to join Ngabi whatsap group ๐Ÿ‘‡
https://chat.whatsapp.com/KDyiGJkwg89EvGyPQOCqbG
or follow our page NGABI Family Edutainment ๐Ÿ‘ช โค ๐Ÿ’“
๐Ÿ™๐Ÿป๐Ÿ™๐Ÿป๐Ÿ™๐ŸปAbagabi mwena temusubwa
okumanya ebisingawo kol๐Ÿ“ž Mulangira Muwonge Mustafa Kawonawo Sr. on 0784901786
or follow think to join our whatsap group ๐Ÿ‘‡
https://chat.whatsapp.com/KDyiGJkwg89EvGyPQOCqbG
or follow us on our page NGABI Family Edutainment ๐Ÿ‘ช ๐Ÿ˜Š ๐Ÿ’“

NGABI + FAMILY = *OBUMU* *NENKULAAKULANA*

Operating as usual

23/12/2022

A great teacher is one who knows their students, motivates them, and helps them evolve. You are definitely one of the greatest. Thank you for all your guidance and all you have taught *NGABI FAMILY*

I wish you a happy birthday and many more to come Mr Lubyayi Adrian Abrahamโ™ฅโ™ฅโ™ฅ

22/12/2022

Happy 4th anniversary ๐Ÿ™๐Ÿ’–๐ŸŒ

19/12/2022

Mugabi munnange ofunna ddi ennambayo?๐Ÿ’Ÿ

โœ…

15/12/2022

Watch til end๐Ÿ˜

Uganda ssi zaabu ttabu๐Ÿ˜‚

Oba ono abadde yeddira kki?๐Ÿ˜…

14/12/2022

bwoba wali owulideko ekigambo *SAVINGS* nga tokitegeera, kati muzzukulu nkutegeeza nti tweyungeko oyige okweterekera wewale okubonabona bubiseera byo obyomumaaso๐Ÿ’

๐Ÿ‘‰ Ngabi Family Onlyโ™ฅ

๐Ÿ‘‰ Obumu n'enkulaakulanaโœ…

๐Ÿ‘‰ Ngabi Family vip / ordinary sections๐Ÿ†–

13/12/2022

Bwoba teweddira *NGABI* tolinna kyotugamba๐Ÿ˜‹๐ŸฆŒ

We lead๐ŸŒ

Photos from NGABI Family Edutainment's post 06/12/2022

Londako ekiffo kyosobola oteeke ennambayo mu comment section *ASSOCIATION MANAGER* waffe agenda kutuukkirira mu bwangu ddala,

NB ๐Ÿ‘‰ Ngabi Family members with numbers onlyโœ…

03/12/2022

YIINO BENDERA Y'OBWAKABAKA BWA BUGANDA.

Erimu obubonero obw'enjawulo nga bwe bulambikiddwa wammanga;

1. Empologoma: Kano akabonero kalaga obukulembeze. Nga bwekiri nti empologoma y'ekulira ebisolo by'omunsiko, naffe wano Kabaka y'Empologoma ya Buganda.

2. Engabo: Kano kabonero ak'okweziyiza. Nazzikuno nga abalwanyi b'entalo mu Buganda bakozesa ngabo okweziyiza okutuusibwako obulabe.

3. Effumu: Mu Buganda, effumu kabonero ka kwekuuma. Effumu kyakulwanyisa ekikozesebwa ennyo wano mu Buganda, era amaka ag'Omuganda yenna tegasaana kubulamu ffumu nga bwe kyalinga edda.


bwa Buganda.

๐Ÿ’

30/11/2022

Bwosubwa totunenya๐Ÿ”ฅ

@66๐Ÿ’
@010๐Ÿ’

28/11/2022

Ngabi Family Teaching Award 2โƒฃ0โƒฃ2โƒฃ2โƒฃ

Weebale nnyo weebalire ddala musomesa

abubakali No.12 โœ…

25/11/2022

Hanz Ssekanjako ๐Ÿ’โœ…

25/11/2022

Gwe olowooza nsi kki egenda okuwangula world-cup 2022 ?, wa endowoozayo๐Ÿ’

&sportsโœ…

24/11/2022

Buli mugabi jangu E'kyengera ku Rose Gardens mu lukiiko lwaffe olugalawo omwaka, mujje tunyumirwe, tusannyuke, tuyige byetubadde tutamanyi๐Ÿ’

๐Ÿ’

22/11/2022

Happy birthday muzzukulu wa NSAMBA LUBEGA LUKONGE๐ŸŽ‚๐ŸŽ‚๐ŸŽ‚

More blessings papa๐Ÿ’

22/11/2022

โคโคโค

Olulimi Oluganda lwe lumu ku nnimi ezaalondeddwa okuweereza empaka z'omupiira ez'ensi yonna . Kinajjukirwa nti ne kkampuni eya google nayo yatongoza olulimi oluganda nga olumu ku nnimi ezikozesebwa ku mutimbagano.

21/11/2022

Bwoba weddira NGABI nziraamu mpulire๐Ÿ‘‚๐Ÿ‘‚๐Ÿ‘‚

๐Ÿ“ฑ

20/11/2022

โคโคโค

BUGANDA N'EBYAFAAYO.

Omwezi gwa Museenene gwa nsonga nnyo mu bulamu bwa Ssekabaka Mutesa II.

Mu bulamu bw'omuntu yenna mubeeramu ennaku ez'enkizo, kinajjukirwanga nti ku Ssekabaka Mutesa II zino kyenkana zonna zaatukiranga mu mwezi gwa Museenene. Gwe ate wamma katwejukanye.

Yazaalibwa nga 19. 11. 1924.

Kitaawe Daudi CHwa yakisa omukono nga 22. 11. 1939.

Asooka okutuziibwa nga Kabaka nga 25. 11. 1939 e Mengo nga wa myaka 15.

Yatuuzibwa ku Namulondo nga Kabaka mu bujjuvu nga 19. 11. 1942 e Buddo ng'awezeza emyaka 18.

Yag*ttibwa empeta ne Nnaabagereka Damalie Nakawombe Kisosonkole nga 19. 11. 1948.

Mutesa II yakisa omukono nga 21. 11. 1969.

Mu bufunze oyo ye Ssekabaka Sir Edward Frederick William David Walugembe Mutebi Luwangula Mutesa II n'omwezi guno ogwa Museenene.

https://youtu.be/SSBmRSXthJo
bwa Buganda.

15/11/2022

Abaana mu baleete bafunne ennamba nga bakyaali bato basobole okwagala n'okwenyumiriza mu kika kyaabwe

Emitti Emittoโœ…

Future generationโœ…

๐Ÿ˜

15/11/2022

By'oteekeddwa okumanya n'okutegeera ng'Omugabi Omuganda๐Ÿšจ

โฌ‡โฌ‡

๐Ÿ‘‰ Tokkirizibwa kozesa linnya *NSAMBA* kubanga eyo *TITLE* ekozesebwa Jjajja ffe omukulu w'Ekika.

๐Ÿ‘‰ Tokkirizibwa kuwasa wadde okufumbirwa mugabi munno kubanga oyo abeera muganda wo oba mwannyoko ddala.

๐Ÿ‘‰ Tokkirizibwa kozesa linnya lya taata oba Jjajja musajja ng'omwana ow'obuwala.

๐Ÿ‘‰ Tokkirizibwa kubeerawo nga tolina nnamba kuguno omulembe omutebi.

๐Ÿ‘‰ Tokkirizibwa kubeera eyo ngoyinayina nga tomanyi biffa mu kika kyo.

๐Ÿ“ฑ
โœ…

14/11/2022

๐Ÿ’–๐Ÿ’–๐Ÿ’–๐Ÿ’–๐Ÿ’–

1898(?): Namasole Omuzirangabi Omulanzi Evalini Kulabako Maasombira Omusubika nga asitudde Ssekabaka Daudi Chwa II. .

13/11/2022

Jjajja Ffe Omutaka Mulangira Musawo Ssaalongo Nsamba Lubega Lukonge Aloysius Magandaaziโœ…

๐Ÿ“ฑ
๐Ÿ’ป

12/11/2022

โ— Ab'Engabi tunnajjukiranga nnyo ba-jjajja ffe ababiri abakuuma nga oBuganda nga sikyangu mulabe kussalinkirizza๐Ÿ’ช

1. *KKUNSA* ๐Ÿ‘‰ Ono mu biseera bya Ssekabaka Ssuuna yali mukambwe nnyo era nga kabaka naamala akusalira ogw'okufa nga toyinza kuwona Kkunsa. Abamuwonanga baaweebwa nga ebyokulya bingi era enjogera nti "ALYA NG'EYASIMATTUKA KKUNSA" Weeva

2. WAMALA Ejjalamba ( kati ayitibwa MUWONGE ) Nsamba okujja mu Buganda yalina batabanibe babiri Yiga ne Wamala. Wamala yaamuwonga eri balubaale. Era abantu nebatandika okumuyita Wamala Omuwonge (MUWONGE)
Ono yattanga nnyo abagenyi era weewaava enjogera nti "ENTAKYALUKA EWA MUWONGE E'JJALAMBA."

BINO OBADDE OBIMANYI ?

โฌ‡โฌ‡

1. Nsamba mubbeere wa Ssekabaka Kimeraโœ…

2. Nsamba erinnya lye eryasooka yali ayitibwa Lubega ( Lubega olulungi olwaddibwaako omulangira)โœ…

10/11/2022

Eno ndowooza yange nga omuntu, oli wa
ddembe okugikkiririzaamu oba okwawukana
nayo. Nze siwagira kya kwongera kutemaatema mu bika kubanga twandifundikira nga omuwendo gwabyo gususse obunene nga ate buli omu waali ayagala kumuwa kika kikye kukulembera. Okutemaatema ennyo mu bika nze kinfaananira n'okutemaatema mu Buganda nga bassaamu simanya Ssaabanyala, Ssaabalulli, Ssaabamooli oba oli awo ne Ssaabadirisa. Okugeza singa Engabi eyongera okutemwatemwamu esobola okuvaamu ebika ebiwera n'ekkumi naye nga ate bisigadde n'amakulu matono. Tusobola okusigala mu kasolya akamu naye nga enjawulo zaffe munda ffe tuzimanyi okusinziira ku masiga gaffe n'obuvo ebituleetera okuba n'engabi zino;

(a) Engabi Ensamba: Bano basibuka butereevu mu jjajja Nsamba e Buwanda, naye nga Nsamba agambibwa okuba nti mwana wa Winyi e Kibulala, Ssingoโœ…โค.

(b) Engabi Ennyunga/Enkyondwa: Bano bagamba nti bajja ne Ssekabaka Kintu alowoozebwa okuva mu bitundu by'e Bugisu.

(c) Engabi Embiito: Bano abasinga bazzukulu ba Kaamuswaga e Kkooki nga n'abalala baawaguka ku balangira b'e Bunyoro(Kyokka jjukira nti Kaamuswaga muzzukulu wa Winyi e Kibulala)

(d) Engabi Ensiita: Bano balowoozebwa kuva mu Bugabe bwa Nkore yadde nga abamu bakiwakanya bagamba nti baava Bunyoro.

(e) Engabi Ennanzi: Bano bazzukulu ba Winyi e Kibulala, naye nga okusinga basangibwa Buddu ne Kkooki.

(f) Engabi Encwa: Bano abamu babayita bazzukulu ba Bacwezi sso nga bo bagamba nti bazzukulu ba Winyi(Be baavaako erinnya Nakacwa mu Ngabi)

(g) Engabi Ensagala: Bano baali balaalo abahima abalunzi b'ente.

(h) Engabi Emmooli: Bano ssi Bahima nga abamu bwe balowooza wabula Balangira abaava e Bunyoro(Basangibwa nnyo e Mawogola).

(i) Engabi Enkongwa/Enziba: Bano baawaguka ku Balangira b'e Kiziba.
N'abalala bangi.

09/11/2022

Tubulire *EKYAALO* amatendo joova wano wandibaawo muliranwawo
๐Ÿ’ž๐Ÿก๐Ÿ’ž

08/11/2022

Slow but Sure twajja tusazewo ewatali atukuba kumukono kuba twagala birungi byerere mu NGABI FAMILY NE BUGANDA EY'ENKYA๐ŸŒ

โœ…

๐Ÿ™

๐Ÿ’ช

โค

06/11/2022

Jangu oyige

๐Ÿ“ฑ

05/11/2022

JOIN, LIKE, FOLLOW, SHARE โคโค

โฌ‡๏ธ

๐ŸŒ Ngabi Family Whatsapp Group.

๐Ÿ“ฒ + 2 5 6 7 8 4 9 0 1 7 8 6.

โฌ‡๏ธ

https://chat.whatsapp.com/KDyiGJkwg89EvGyPQOCqbG

โฌ‡๏ธ

https://www.facebook.com/ngabifamilyedutainment/

โฌ‡๏ธ

https://youtube.com/channel/UCwpjTtFh_1JsrF5X88IdyaQ

โฌ‡๏ธ

https://www.instagram.com/p/CSnhKS4hnwM/?utm_medium=copy_link

โฌ‡๏ธ

https://twitter.com/NgabiFamily?s=09

โฌ‡

https://www.facebook.com/groups/672388537730054/?ref=share_group_link

Videos (show all)

๐ŸŒ
๐Ÿ’–
No.18
No.007
Mateeka
๐Ÿ˜
๐Ÿ˜‚
๐Ÿ˜Ž
Omwana ne Maama ani mutuufu ?
+256784901786
โค๏ธ
+256784901786

Location

Category

Telephone

Address


Wakiso
Other Education in Wakiso (show all)
Uganda Scout Association Uganda Scout Association
Kaazi Campsite
Wakiso

Uganda Scout Association is a voluntary non-political educational movement for young people open to

Competence Learning centre Competence Learning centre
Wakiso

If you want to develop your knowledge and skills in areas of Managing Teams in organisations, Learni

King of Kings learning centre Naluvule compus King of Kings learning centre Naluvule compus
Nansana/Naluvule
Wakiso

Educating the future generations for a better future through imparting discipline and promoting bett

J Goosen Onen Foundation Institute J Goosen Onen Foundation Institute
Bulaga Next To Starbex Petrol Station
Wakiso, 256

Shinning Star Kindergarten and Primary School Shinning Star Kindergarten and Primary School
Wakiso, 16510

Centre for Excellence

Okusoma Oluzungu Okusoma Oluzungu
Wakiso
Wakiso

oversea data services we deal in tutorials and private tutoring, we have tutorials in everything u w

Ekisenu Quality Jr.Sch Ekisenu Quality Jr.Sch
Nakato Road
Wakiso

A Private and non profit making Nursery and Primary School. Located in Kasawo town council, Nakifuma

Eden kindergarten and day care centre Eden kindergarten and day care centre
Bulenga-Gogonya
Wakiso

Located in Bulenga-Gogonya after bulenga market,we offer a unique creative program for children from

Ssebulime memorial p/s Ssebulime memorial p/s
Bulwanyi Along Nakawuka Road
Wakiso

Ssebulime memorial p/s is a private school located in kajjansi town council in wakiso District , it'

Mustard Seed Junior School Mustard Seed Junior School
Wakiso, 00256

Mustard Seed Junior School is a private school in Uganda teaching children from Baby class to primar

Zhizheloo Zhizheloo
Wamala
Wakiso, 256

We help you discover truth by building on previous discoveries from books authored by geniuses. We pursue science.