Okumanya ebifa ku byaalo byaffe n'esomero lya Kalisizo P/ S, twegatteko ku whatsapp channel yaffe
Kalisizo primary school Legends
We are the school Legends of St. Joseph Kalisizo primary school.
Operating as usual
😭😭😭😭 Omukadde nyinakakirani jjajja wa Kanjakko e Kalisizo mu Ttaba, afudde🙏
I know most of you are inquiring why we scheduled the grand premiere of Posho hunt on Sunday 17th Dec 2023. As Crane Films Production , we have a sentimental attachment with that date because we premiered our first film on Sunday 17th Dec 2017 making it exactly 6 years since that date. During that period we managed to make films like , 2; Welcome to the city, , , so we are not just showing the film But we are celebrating together that milestone. Please come as history is being made. Contact 0752965549 to book your ticket .
Let's support our own OB Nakibinge Swaibu
All the best in your Marriage, your Royal highness the Kyabazinga of Busoga from Kalisizo P/s Legends with love
Omulimo gw'okuziimba Kerezia y'e Kyazanga awo wegutuuse. Mwebale nnyo mwenna abenyigidde mu ntekateeka y'okuzimba.
Let's support our own OB Nakibinge in The Posho Hunt movie premiere is slated for 17 th Dec 2023 @ Club Ambience Bukesa
Tickets run for 30 k , 50k and 300 k VVIP
We wish you all the best in your final exams
Ebigendererwa (🅾🅱🅹🅴🅲🆃🅸🆅🅴🆂)
🔖 Okuyamba ba members baffe okukyusa eby'enfuna byabwe.
🔖 Okuyamba banaffe nga tutondawo emirimo emiggya.
🔖 Okutumbula oba okuyimusa obw'eggassi n'obwaseruganda okuyita mu bulamu obwabuligyo nemuby'enfuna.
🅼🅸🆂🆂🅸🅾🅽
Okuyimusa obwegasi n'obwaseruganda
🆅🅸🆂🅸🅾🅽
Okuteekawo olutindo (networking) nga tufunira atalina mulimo oba omukozi eri amwetaaga.
https://chat.whatsapp.com/D7SlxdCp7yF2hUWoICPwnL
😭😭😭😭 Taata wa Anuwar Mugenyi (Hajji) Afudde. Muzei Jamir Kaweesi e Kalisizo💔🧎🏾♂️🧎🏾♀️Mukama Tugumye nga ba OBs & OGs🙏🙏🙏🙏
Join our whatsapp group today as we pay our tribute to Muzei Kasolo
🙏OKUJJUKIRA Mzei Kasolo@ KALISIZO P/S OBs & OGs WhatsApp Group Invite
💔🙏With deep grief, we shall miss you and always remember you. One of our senior citizen in greater Masaka.
Fare thee well Ndugu Muzei Kasolo😭😭😭
KALISIZO P/S OBs & OGs
🚩 Hot seat 🔥💺
Sun 06:00 pm - 11:00 pm
10/09/2023
This sunday on our whatsapp platform, we are to host Namatovu Juliet as she narrates her life journey, join us
https://chat.whatsapp.com/EbNMedx0XHO50Cw9LWxrj0
OBs & OGs thanks for the effort
Buli amanyi nti wasomerako e Kalisizo p/s, Mayor Tamukedde Atuyise mu butongole ku mbaga ye eribeera mu maka ga kitaawe Mwa. Kasolo e Kigando, Lwengo District. Nga 19/ 08/ 2023
https://chat.whatsapp.com/EbNMedx0XHO50Cw9LWxrj0 join our Whatsapp for more details
Kyaddaaki nannyini ttaka eryali liguliddwa disitulikiti ye Lwengo alyeddiza mu butongole oluvannyuma lwa disitulikiti okulemererwa okusasula ssente ezibadde zibulayo eziwerera ddala obukadde 30.
Bakansala basinzidde mu lutuula olwaleero nebavumirira nnyo akulira emirimu ku disitulikiti olw’okuziimulaanga ebyo byebayisizza ekibafiirizza ettaka n’ensimbi.
Eddwaliro li Kyazanga Health Centre IV erisangibwa mu tawuni kanso ye Kyazanga mu disitulikiti ye Lwengo litubidde n’ebizibu eby’enjawulo omuli obutaba na kifo webaziika abantu ababuliddwako abaabwe nga n’eggwanika liri mu mbeera mbi.
Kuno kw’ogatta emmotoka ezitambuza abalwadde eziri mu mbeera mbi nga n’ezimu zakwama dda.
Olwa leero lwe lunaku olusiinga obuwanvu munsi yonna ng'omusana ggwaaka. Naye ensi eziyitamu Equator omusana gusigadde ggwaka nga bulijjo
The summer solstice is an astronomical event that marks the longest day of the year and the start of summer in the Northern Hemisphere.
Kitalo nnyo 😭😭😭
Mukulu Kato awo opposite ku ssomero lya Kalisizo P/S afudde
Kato abadde awangaalira awo opposite n'essomero ng'odda e Kigando. Yali muganda wa Nassuuna eyasikanga muwogo n'obudeŋŋo. Okuziika kwa nga 14/05/2023 ssaawa 10
One step at a time. One of our footprints from Kalisizo
Women don't turn back from yr responsibility as a good mother
Naye ddala ebbujje lino nga liwadde eky'okulabirako kibi eri bato banaalyo?.
It's now a year sinceMzee Leo ndyareba departed.
Merci au très grand Mzee Leo Ndyareba.
God strengthen his family
Well be back from the tour our school kids
Omuwanika w'ekibiina kya Kalisizo OBs & OGs yamenyese. Tusaba Katonda amuyunge
Now the work is yet to reach its conclusion
We are progressing with the construction work of latrines at St. Joseph Kalisizo primary school. Join us via our WhatsApp group
https://chat.whatsapp.com/EbNMedx0XHO50Cw9LWxrj0
Paying a Visi to Kalisizo primary school
Which teacher do challenged you during yr days of schooling. Naye musomesaki eyakaluubiriza obulamu mu biseera ebyo?